Surah At-Tin — The Fig
Surah At-Tin (The Fig) is chapter 95 of the Quran, with 8 verses. This page presents the Arabic text with a Luganda translation, verse by verse.
وَٱلتِّينِ وَٱلزَّيۡتُونِ
Ndayira ekibala ekiyitibwa Tiin n’ekibala ekiyitibwa Zaitun
Ayah 1وَطُورِ سِينِينَ
Era ndayira olusozi lw’e Sinai
Ayah 2وَهَٰذَا ٱلۡبَلَدِ ٱلۡأَمِينِ
Nakino e kibuga (Makkah) eky’emirembe
Ayah 3لَقَدۡ خَلَقۡنَا ٱلۡإِنسَٰنَ فِيٓ أَحۡسَنِ تَقۡوِيمࣲ
Mazima twakola omuntu mu kifaananyi e kisinga okuba ekirungi
Ayah 4ثُمَّ رَدَدۡنَٰهُ أَسۡفَلَ سَٰفِلِينَ
Ate oluvanyuma tumuzzaayo wansi mu ddaala erisembayo
Ayah 5إِلَّا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ وَعَمِلُواْ ٱلصَّٰلِحَٰتِ فَلَهُمۡ أَجۡرٌ غَيۡرُ مَمۡنُونࣲ
Okugyako abo abakkiriza ne bakola e mirimu e mirungi, bagenda kufuna e mpeera etalina kkomo
Ayah 6فَمَا يُكَذِّبُكَ بَعۡدُ بِٱلدِّينِ
Bwekiba bw'ekityo (ate gwe omuntu) olimbisa otya olunaku lw'enkomerero
Ayah 7أَلَيۡسَ ٱللَّهُ بِأَحۡكَمِ ٱلۡحَٰكِمِينَ
Tolaba nti Katonda ye Mulamuzi asinga okuba omwenkanya era owamazima
Ayah 8